Psalms 121:5 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Omukama ye mukuumi wo; Omukama kye kisiikirize kyo, era akuli ku ddyo.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Mukama ye mukuumi wo; Mukama y’akusiikiriza ku mukono gwo ogwa ddyo;
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Mukama ye mukuumi wo; Mukama kye kisiikirize kyo ku mukono gwo ogwa ddyo.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Mukama ye akukuuma, Mukama akuli ku lusegere okukutaasa.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Mukama ye mukuumi wo: Mukama kye kisiikirize kyo ku mukono gwo ogwa ddyo.