Psalms 121:7 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Omukama alikukuuma mu buli kabi; alikuuma obulamu bwo.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Mukama anaakukuumanga mu buli kabi; anaalabiriranga obulamu bwo.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Mukama anaakukuumanga eri obubi bwonna; Ono ye anaakuumanga emmeeme yo.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Mukama anaakuwonyanga buli kabi, n'akuuma obulamu bwo,
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Mukama anaakukuumanga eri obubi bwonna; Ono ye anaakuumanga emmeeme yo.