Psalms 121:8 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Omukama alikuuma amagenda go n'amadda, leero n'emirembe gyonna.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Mukama anaakukumanga amagenda go n’amadda, okuva leero n’okutuusa emirembe gyonna.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Mukama anaakukuumanga amagenda go n'amadda, Okuva leero n'okutuuka emirembe gyonna.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
n'akukuuma amagenda n'amadda, okuva kaakano n'okutuusa emirembe gyonna.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Mukama anaakukuumanga amagenda go n'amadda, Okuva leero n'okutuuka emirembe gyonna.