Psalms 122:3 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Yeruzaalemu eyazimbibwa ng'ekibuga, ekyekutte awamu.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Yerusaalemi yazimbibwa okuba ekibuga ekinywevu ekiyimiridde awamu.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Ggwe Yerusaalemi, eyazimbibwa Okuba ekibuga ekigattiddwa awamu.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Yerusaalemu kye kibuga ekyazimbibwa nga kigattiddwa awamu.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Ggwe Yerusaalemi, eyazimbibwa Okuba ekibuga ekigattiddwa awamu: