Psalms 122:9 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Ku lw'ennyumba y'Omukama Katonda waffe, ndikunoonyeza emikisa.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Olw’obulungi bw’ennyumba ya Mukama Katonda waffe, nnaanoonyanga okukulaakulana kwa Yerusaalemi.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Olw'ennyumba ya Mukama Katonda waffe Nnaanoonyanga obulungi bwo.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Olw'ennyumba ya Mukama Katonda wange, nkusabira omukisa.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Olw'ennyumba ya Mukama Katonda waffe Naagezangako okukukola obulungi.