Psalms 123:1 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Oluyimba olw'amambuka. Nsitulidde gy'oli amaaso gange, eri ggwe awaŋŋamye mu ggulu.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Nnyimusa amaaso gange gy’oli, Ayi ggwe atuula ku ntebe ey’obwakabaka mu ggulu.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Eri ggwe nnyimusa amaaso gange, Ayi ggwe atuula mu ggulu.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Nnyimusiza amaaso gange gy'oli, ayi Mukama abeera mu ggulu.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Eri ggwe nnyimusa amaaso gange, Ai ggwe atuula mu ggulu.