Psalms 123:3 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Tusaasire, ayi Mukama, tusaasire, kubanga twetamiddwa okugayibwa.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Tusaasire, Ayi Mukama, tusaasire, kubanga tunyoomeddwa nnyo ddala.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Otusaasire, Ayi Mukama, otusaasire: Kubanga tunyoomebwa nnyo ddala.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Tukwatirwe ekisa, ayi Mukama, tukwatirwe ekisa kubanga tunyoomebwa nnyo.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Otusaasire, ai Mukama, otusaasire: Kubanga tujjudde nnyo okunyoomebwa