Psalms 123:4 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Omwoyo gwaffe gwetamiddwa nnyo, okusekererwa abeewanika, n'okugayibwa abeekuza.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Emitima gyaffe gijjudde ennaku olw’okuduulirwa abo abeeyagala, n’okunyoomebwa ab’amalala.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Emmeeme yaffe ejjudde nnyo ennaku, Olw'okuduulirwa abo abalina emirembe, N'okunyoomebwa abo ab'amalala.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Abali obulungi batuduulidde nnyo, era tunyoomebwa abeekulumbaza.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Emmeeme yaffe ejjudde nnyo Okuduulirwa abo abalina emirembe, N'okunyoomebwa abo abalina amalala.