Psalms 124:1 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Oluyimba olw'amambuka. Lwa Dawudi. Singa Omukama teyali naffe- Yisirayeli bw'agamba-
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Isirayiri agamba nti, singa Katonda teyali ku ludda lwaffe,
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Singa Mukama si ye yali ku ludda lwaffe, Isiraeri ayogere kaakano;
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Singa Mukama teyali ku ludda lwaffe, Yisirayeli eyogere kaakano,
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Singa Mukama si ye yali ku luuyi lwaffe, Isiraeri ayogere kaakano;