Psalms 124:7 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Obulamu bwaffe bwasumattuka ng'ekinyonyi okuva mu kitimba ky'abayizzi. Omutego gwamenyeka, naffe ne tutoloka.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Tuwonye ng’ekinyonyi bwe kiva ku mutego gw’abatezi; omutego gukutuse, naffe tuwonye!
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Emmeeme yaffe ewonye ng'ennyonyi mu mutego ogw'abatezi; Omutego gukutuse, naffe tuwonye.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Tuwonye omutego gw'omutezi. Omutego gukutuse ffe ne tuwona.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Emmeeme yaffe ewonye ng'ennyonyi mu mutego ogw'abatezi: Omutego gukutuse, naffe tuwonye.