Psalms 125:2 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Ng'ensozi bwe zeetoolodde Yeruzaalemu, n'Omukama bwe yeebunguludde abantu be, leero n'emirembe gyonna.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Ensozi nga bwe zeetooloola Yerusaalemi, ne Mukama bw’atyo bwe yeetooloola abantu be, okuva kaakano n’okutuusa emirembe gyonna.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Ensozi nga bwe zeetooloola Yerusaalemi, Ne Mukama bw'atyo bwe yeetooloola abantu be, Okuva leero n'okutuusa emirembe gyonna.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Ng'ensozi bwe zeetoolodde Yerusaalemu, Mukama naye bw'atyo bwe yeetoolodde abantu be, okuva kaakano n'okutuusa emirembe gyonna.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Ensozi nga bwe zeetooloola Yerusaalemi, Ne Mukama bw'atyo bwe yeetooloola abantu be, Okuva leero n'okutuusa emirembe gyonna.