Psalms 126:1 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Oluyimba olw'amambuka. Omukama bwe yali akomyawo abasibe mu Siyoni, twali ng'abaloota.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Mukama bwe yakomyawo abawaŋŋanguse ba Sayuuni, twafaanana ng’abaloota.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Mukama bwe yaggyawo obusibe bwa Sayuuni, Ne tufaanana ng'abo abaloota.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Mukama bwe yatuggya mu busibe n'atuzza mu Siyooni, twali ng'abaloota.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Mukama bwe yazza nate obusibe bwa Sayuuni, Ne tufaanana ng'abo abaloota.