Psalms 126:4 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Komyawo, ayi Mukama, abasibe baffe, ng'engezi mu Negevu.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Otuzze obuggya, Ayi Mukama, tufaanane ng’emigga egikulukutira mu lusenyi.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Okomyewo nate emikisa gyaffe, Ayi Mukama, Ng'emigga egikulukutira mu bukiikaddyo.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Otuzzeeyo ayi Mukama, mu nsi yaffe, ng'enkuba bw'ezza amazzi mu migga egikaze.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Ozze nate obusibe bwaffe, ai Mukama, Ng'emigga mu bukiika obwa ddyo.