Psalms 126:6 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Abagenda nga bakaaba, nga batwala ensigo ey'okusiga, balikomawo mu kujaganya, nga baleeta emiganda gyabwe.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Oyo agenda ng’akaaba ng’atwala ensigo okusiga; alikomawo ng’ayimba ennyimba ez’essanyu ng’aleeta ebinywa bye.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Newakubadde nga yagenda ng'akaaba, ng'atwala ensigo; Alidda nate n'essanyu, ng'aleeta ebinywa bye.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Agenda akaaba ng'atwala ensigo, alikomawo ng'ayimba olw'essanyu, ng'aleeta ebinywa by'akungudde.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Newakubadde nga yagenda ng'akaaba, ng'atwala ensigo; Alidda nate n'essanyu, ng'aleeta ebinywa bye.