Psalms 127:3 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Abaana, busika buva wa Mukama, mpeera ya bibala bya lubuto.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Abaana aboobulenzi kya bugagga okuva eri Mukama; era abaana mpeera gy’agaba okuva gy’ali.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Laba, abaana bwe busika bwa Mukama; N'ebibala eby'olubuto ye mpeera ye.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Okuzaala abaana kirabo kya Mukama, ddala kirabo kyennyini.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Laba, abaana bwe busika bwa Mukama: N'ebibala eby'olubuto ye mpeera ye.