Psalms 127:4 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Ng'obusaale mu mukono gw'omutabaazi, n'abaana ab'obuvubuka bwe bali.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Ng’obusaale bwe bubeera mu mukono gw’omulwanyi, n’abaana abazaalibwa mu buvubuka bw’omuntu bwe bali bwe batyo.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Ng'obusaale bwe bubeera mu mukono gw'omuzira, Abaana ab'omu buvubuka bwe bali bwe batyo.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Abaana omuntu b'azaala mu buvubuka, baba ng'obusaale mu mikono gy'omuzira.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Ng'obusaale bwe buli mu mukono gw'omuzira, Abaana ab'omu buvubuka bwe bali bwe batyo.