Psalms 128:1 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Oluyimba olw'amambuka. Yeesiimye atya Omukama, atambulira mu makubo ge.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Balina omukisa abatya Katonda; era abatambulira mu makubo ge.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Alina omukisa buli atya Mukama, Atambulira mu makubo ge.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Bonna abassaamu Mukama ekitiibwa ne bakolera ku by'alagira, ba mukisa.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Alina omukisa buli atya Mukama, Atambulira mu makubo ge.