Psalms 128:4 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Bw'atyo bw'alina omukisa omuntu atya Omukama.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Bw’atyo bw’aweebwa emikisa omuntu atya Mukama.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Laba, bw'atyo bw'aliweebwa omukisa omuntu Atya Mukama.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Ddala omuntu assaamu Mukama ekitiibwa bw'atyo bw'aliweebwa omukisa.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Laba, bw'atyo bw'aliweebwa omukisa omuntu Atya Mukama.