Psalms 128:5 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Omukama akuwe omukisa ng'ayima mu Siyoni, olabe ku birungi bya Yeruzaalemu, ennaku zonna ez'obulamu bwo,
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Mukama akuwenga omukisa ng’asinziira mu Sayuuni, era olabe Yerusaalemi nga kijjudde ebirungi ennaku zonna ez’obulamu bwo.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Mukama anaakuwanga omukisa ng'ayima mu Sayuuni; Naawe onoolabanga ebirungi nga bijja ku Yerusaalemi ennaku zonna ez'obulamu bwo.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Mukama akuwe omukisa ng'asinziira mu Siyooni, olabe Yerusaalemu bwe kikulaakulana, ennaku zonna ez'obulamu bwo.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Mukama anaakuwanga omukisa ng'ayima mu Sayuuni: Naawe onoolabanga ebirungi nga bijja ku Yerusaalemi ennaku zonna ez'obulamu bwo.