Psalms 129:1 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Oluyimba olw'amambuka. “Bambonyaabonya nnyo okuva obuvubuka bwange,” bw'atyo Yisirayeli bw'aba agamba,
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Isirayiri ayogere nti, “Bambonyaabonyezza nnyo okuva mu buvubuka bwange.”
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Emirundi mingi gye bambonyabonyezza okuva mu buvubuka bwange Isiraeri ayogere kaakano;
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Yisirayeli agambe nti: “Okuva mu buto bwange, bambonyaabonyezza emirundi mingi.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Emirundi mingi gye baakambonyaabonyeza okuva mu buto bwange Isiraeri ayogere kaakano;