Psalms 129:2 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
“bambonyaabonya nnyo okuva obuvubuka bwange, naye tebampangula.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Ddala bambonyaabonyezza nnyo okuva mu buvubuka bwange; naye tebampangudde.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Emirundi mingi gye baakambonyabonyezza okuva mu buvubuka, Naye tebaampangudde.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Okuva mu buto bwange bambonyaabonyezza emirundi mingi, naye ne batampangula.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Emirundi mingi gye baakambonyaabonyeza okuva mu buto bwange: Naye ne batampangula.