Psalms 129:5 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Bonna abakyawa Siyoni, baswale, badde ennyuma.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Abo bonna abakyawa Sayuuni bagobebwe era bazzibweyo emabega nga baswadde.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Bakwatibwe ensonyi, bazzibwe emabega, Bonna abakyawa Sayuuni.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Bonna abakyawa Siyooni bawangulwe bazzibwe emabega.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Bakwatibwe ensonyi, bazzibwe ennyuma, Bonna abakyawa Sayuuni.