Psalms 129:7 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
agukungula kw'ataweza na lubatu, n'agukuŋŋaanya emiganda kw'ataweza na kikondoolo.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Omukunguzi tagufaako, n’oyo asiba ebinywa agunyooma.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Omukunguzi tayinza gujjuza mu lubatu lwe, Newakubadde asiba oguwezaamu ekinywa.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Oyo agukungula teguwezaamu lubatu, n'oyo agukuŋŋaanya taguwezaamu kiganda.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Omukunguzi n'atajjuza ogwo omukono gwe, Newakubadde asiba ebinywa ekifuba kye.