Psalms 129:8 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Abayise baleme kubagamba nti: “Omukisa gw'Omukama gubabeereko! Tubaagaliza omukisa mu linnya ly'Omukama!”
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Wadde abayitawo baleme kwogera nti, “Omukisa gwa Mukama gube ku mmwe. Tubasabidde omukisa mu linnya lya Mukama.”
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
wadde abayitawo baleme kwogera Nti, “Omukisa gwa Mukama gube ku mmwe! Tubasabidde omukisa mu linnya lya Mukama!”
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Era abayitawo tebaligamba nti: “Mukama abawe omukisa. Tubawa omukisa mu linnya lya Mukama.”
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Newakubadde abayita teboogera Nti Omukisa gwa Mukama gube ku mmwe; Tubawadde omukisa mu linnya lya Mukama.