Psalms 13:3 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Nnaatuusa wa okwenyoola n'ebirowoozo mu mwoyo gwange, okuba n'ennyiike mu mutima olunaku lwonna? Omulabe wange anaatuusa wa okunneewanikako?
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Onnyanukule, Ayi Mukama Katonda wange; onzizeemu amaanyi nneme okufa.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Lowooza onziremu, ayi Mukama Katonda wange. Nzizaamu amaanyi, nneme okufa.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Ayi Mukama Katonda wange, ntunuulira onziremu. Nzizaamu amaanyi, nneme kufa.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Lowooza onziremu, ai Mukama Katonda wange: Yakira amaaso gange, nneme okwebaka okufa;