Psalms 13:4 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Ntunuulira, onziremu, ayi Mukama, Katonda wange. Tangaaza amaaso gange, nneme kwebaka tulo twa lumbe,
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Si kulwa ng’omulabe wange yeewaana nti, “Mmuwangudde;” abalabe bange ne bajaguza nga ngudde.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Omulabe wange alemenga okugamba nti, “ Mmuwangudde. Abankyawa baleme okujaganya nga nterebuse.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Omulabe wange aleme okugamba nti: “Mmuwangudde.” Abankyawa baleme kujaganya nga nterebuse.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Omulabe wange alemenga okwogera nti Mmuwangudde: Abankyawa balemenga okujaguza nga nsagaasagana.