Psalms 13:5 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
omulabe wange aleme kugamba nti: “Mmuwangudde.” Abandi obubi baleme kujaganya olw'okuba ngudde.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Naye nze neesiga okwagala kwo okutajjulukuka; era omutima gwange gunaasanyukiranga mu bulokozi bwo.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Naye nze nneesize okwagala kwo okutajjulukuka. Omutima gwange gunaasanyukiranga obulokozi bwo.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Naye nze neesiga ekisa kyo, nnaasanyukanga kubanga olindokola.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Naye nneesize okusaasira kwo; Omutima gwange gunaasanyukiranga obulokozi bwo: