Psalms 130:1 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Oluyimba olw'amambuka. Nnyima ekkuzimu ne mpanjagira gy'oli, ayi Mukama.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Ayi Mukama, nkukaabira nga nsobeddwa nnyo.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Ayi Mukama nkukaabira nga nsobeddwa;
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Ayi Mukama, nkuwanjagira nga nsinziira ebuziba.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Mu buziba nkukaabidde ggwe, ai Mukama.