Psalms 130:8 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Era yennyini y'alinunula Yisirayeli, mu bibi byabwe byonna.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Mukama y’alinunula Isirayiri n’amuggya mu byonoono bye byonna.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Era oyo alinunula Isiraeri Mu butali butuukirivu bwe bwonna.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Alinunula abantu ba Yisirayeli mu bibi byabwe byonna.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Era oyo alinunula Isiraeri Mu butali butuukirivu bwe bwonna.