Psalms 131:3 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Ayi Yisirayeli, suubira mu Mukama, leero n'emirembe gyonna.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Ayi Isirayiri, weesigenga Mukama okuva leero n’okutuusa emirembe gyonna.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Ggwe Isiraeri suubiriranga mu Mukama Okuva leero n'okutuusa emirembe gyonna.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Ggwe Yisirayeli, weesige Mukama okuva kaakano n'okutuusa emirembe gyonna.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Ggwe Isiraeri suubiranga Mukama Okuva leero n'okutuusa emirembe gyonna.