Psalms 132:10 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Olw'okubeera Dawudi omuweereza wo, togobaganya maaso ga musiige wo.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Ku lulwe Dawudi omuddu wo, tomugaana oyo gwe wafukako amafuta.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Ku lw'omuddu wo Dawudi Togoba maaso g'oyo gwe wafukako amafuta.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Olw'omuweereza wo Dawudi, togoba musiige wo.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Ku lw'omuddu wo Dawudi Togoba maaso g'oyo gwe wafukako amafuta.