Psalms 132:13 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Anti Omukama yalonda Siyoni, yamusiima abeere ekitebe kye nti:
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Kubanga Mukama yalonda Sayuuni, nga kye yasiima okutuulangamu, n’agamba nti:
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Kubanga Mukama yeeroboza Sayuuni; Yasiima okukituulamu.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Mukama yeeroboza Siyooni n'asiima okukibeerangamu:
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Kubanga Mukama yeeroboza Sayuuni; Yakiyaayaanira okukituulamu.