Psalms 132:14 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
“Buno bwe buwummuliro bwange emirembe gyonna; wano we nnaasulanga, kubanga nsiimyewo.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
“Kino kye kifo mwe nnaawummuliranga emirembe gyonna; omwo mwe nnaatuulanga nga ndi ku ntebe ey’obwakabaka kubanga nkisiimye.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Kino kye kifo kye mpummuliramu ennaku zonna, Wano we nnaatuulanga; kubanga nsiimyewo.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
“Kino kye kifo mwe nnaawummuliranga, wano we nsiimye okubeeranga bulijjo.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Kino kye kifo kye mpummuliramu ennaku zonna: Wano we nnaatuulanga; kubanga nayaayaanirawo.