Psalms 132:17 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Ndisibusiza wano Dawudi obuyinza, nditegekera omusiige wange omumuli.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
“Eyo gye ndyaliza batabani ba Dawudi obuyinza; ne muteekerawo ettabaaza olw’oyo gwe nayiwako amafuta.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Eyo gye ndyaliza batabani ba Dawudi obuyinza, Nnamuteekerawo ettabaaza eyo gwe nnafukako amafuta.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Wano omu ku basika ba Dawudi we ndimufuulira kabaka omukulu. Wano we ndikuumira omumuli ogw'omusiige wange.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Eyo gye ndyanyisiza ejjembe lya Dawudi: Namuteekerawo ettabaaza eyo gwe nnafukako amafuta.