Psalms 132:2 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Yalayirira Omukama, ne yeeyama ewa Katonda Omuyinza wa Yakobo nti:
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Nga bwe yalayirira Mukama, ne yeeyama eri Katonda Ayinzabyonna, Katonda wa Yakobo,
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Bwe yalayirira Mukama, Ne yeeyama Omuzira wa Yakobo;
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Jjukira bwe yakulayirira, ayi Mukama, n'obweyamo bwe yakola gy'oli, Ggwe Ow'obuyinza, Katonda wa Yakobo:
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Bwe yalayirira Mukama, Ne yeeyama Omuzira wa Yakobo: