Psalms 132:5 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
okutuusa lwe ndizuulira Omukama ekifo, Omuyinza owa Yakobo, ekisulo.”
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
okutuusa lwe ndimala okufunira Mukama ekifo; ekifo eky’okubeeramu ekya Katonda Ayinzabyonna, Katonda wa Yakobo.”
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Okutuusa lwe ndimulabira Mukama ekifo, Eweema ey'Omuzira wa Yakobo.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
okutuusa nga mmaze okuzuulira Mukama ekifo, ekifo kye Owoobuyinza Katonda wa Yakobo.”
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Okutuusa lwe ndimulabira Mukama ekifo, Eweema ey'Omuzira wa Yakobo.