Psalms 132:6 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Twakiwulirako mu Efurata, ne tukisanga mu miseetwe gy'e Yari.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Laba, twakiwulirako mu Efulasa, ne tukizuula mu nnimiro ya Jaali.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Laba, twagiwulirako mu Efulasa; Twagiraba mu nnimiro ey'ekibira.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Essanduuko ey'Endagaano twagiwulirako mu Efurata, twagiraba mu nnimiro z'e Yaari.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Laba, twagiwulirako mu Efulasa: Twagiraba mu nnimiro ey'ekibira.