Psalms 133:1 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Oluyimba olw'amambuka. Lwa Dawudi. Nga kirungi, ate nga kisanyusa ab'oluganda okusula awamu!
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Laba bwe kiri ekirungi era nga kisanyusa, abooluganda okubeera awamu nga batabaganye.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Laba bwe kiri ekirungi, bwe kisanyusa, Ab'oluganda okubeera awamu nga batabaganye!
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Ddala nga kirungi era kisanyusa abooluganda okuba awamu nga bakkaanya!
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Laba bwe kuli okulungi, bwe kusanyusa, Ab'oluganda okutuula awamu nga batabaganye!