Psalms 133:3 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Kuli ng'omusulo gw'oku Kerumoni nga gugwa ku lusozi Siyoni; Eyo Omukama gye yagemulira omukisa n'obulamu emirembe gyonna.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Kiri ng’omusulo gw’oku lusozi Kerumooni, ogugwa ne ku nsozi za Sayuuni; kubanga eyo Mukama gy’agabira omukisa n’obulamu emirembe gyonna.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Kiri ng'omusulo gw'okulusozi Kerumooni, Ogugwa ne ku nsozi za Sayuuni; Kubanga eyo Mukama gy'agabira omukisa, n'obulamu obw'emirembe n'emirembe.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Kiri ng'omusulo gw'oku Herumooni ogugwa ku busozi bwa Siyoon, Mukama gye yasinziira okulagira wabeewo omukisa: ogwo bwe bulamu obw'emirembe n'emirembe.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Ng'omusulo gwa Kerumooni, Ogukkira ku nsozi za Sayuuni: Kubanga eyo Mukama gye yalagirira omukisa, Bwe bulamu obw'emirembe n'emirembe.