Psalms 134:1 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Oluyimba olw'amambuka. Abange, mugulumize Omukama mwenna abaweereza b'Omukama, mmwe abaweereza mu nnyumba y'Omukama ekiro kyonna.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Mulabe, mutendereze Mukama, mmwe mwenna abaddu ba Mukama, abaweereza ekiro mu nnyumba ya Mukama.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Mulabe, mutendereze Mukama, mmwe mwenna abaddu ba Mukama, Abaweereza ekiro mu nnyumba ya Mukama.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Mujje mutendereze Mukama mmwe mwenna abaweereza be abaweereza mu nnyumba ye ekiro.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Mulabe, mumwebaze Mukama, mmwe mwenna abaddu ba Mukama, Abayimirira ekiro mu nnyumba ya Mukama.