Psalms 134:3 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Omukama eyakola eggulu n'ensi akuwe omukisa ng'ayima mu Siyoni.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Mukama eyakola eggulu n’ensi akuwe omukisa ng’asinziira mu Sayuuni.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Mukama akuwe omukisa ng'ayima mu Sayuuni; Oyo eyakola eggulu n'ensi.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Mukama eyakola eggulu n'ensi abawe omukisa ng'asinziira mu Siyooni.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Mukama akuwe omukisa ng'ayima mu Sayuuni; Oyo eyakola eggulu n'ensi.