Psalms 135:15 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Ebifaananyi by'amawanga ebya balubaale ffeeza bufeeza na zaabu, byakolwa mikono gya bantu buntu.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Abamawanga ebifaananyi byonna ebyole bye basinza, ebyakolebwa n’emikono gy’abantu mu ffeeza ne zaabu,
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Ebifaananyi eby'amawanga ebya ffeeza, ne zaabu, Bikolebwa n'amikono gy'abantu.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Balubaale b'amawanga, bifaananyi bya ffeeza ne zaabu, ebyakolebwa abantu.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Ebifaananyi eby'amawanga ye ffeeza, ye zaabu, Omulimu ogw'emikono gy'abantu.