Psalms 135:17 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Amatu birina, naye tebiwulira; ne mu kamwa kaabyo temuva mukka.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
birina amatu naye tebiwulira; so ne mu kamwa kaabyo temuyitamu mukka.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Birina amatu, naye tebiwulira; Ne mu kamwa kaabyo temuyitamu mukka.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Birina amatu, naye tebiwulira, era tebissa mukka.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Birina amatu, naye tebiwulira; So tewali mukka mu bumwa bwabyo.