Psalms 135:2 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Abaweereza mu nnyumba y'Omukama, mu mpya z'ennyumba ya Katonda waffe.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
mmwe abaweereza mu nnyumba ya Mukama, mu mpya z’ennyumba ya Katonda waffe.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Mmwe abaweereza mu nnyumba ya Mukama, Mu mpya z'ennyumba ya Katonda waffe.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Mmwe abayimirira mu nnyumba ya Mukama, mu mpya z'ennyumba ya Katonda waffe,
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Mmwe abayimirira mu nnyumba ya Mukama, Mu mpya z'ennyumba ya Katonda waffe.