Psalms 135:20 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Mmwe nnyumba ya Leevi, mugulumize Omukama; abatya Omukama, mugulumize Omukama.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Mmwe ennyumba ya Leevi mutendereze Mukama; mmwe abatya Mukama mutendereze Mukama.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Mmwe ennyumba ya Leevi, mutendereze Mukama; Mmwe abatya Mukama, mutendereze Mukama.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Mmwe ab'ennyumba ya Leevi, mutendereze Mukama. Mmwe abassaamu Mukama ekitiibwa, mumutendereze.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Mmwe ennyumba ya Leevi, mumwebaze Mukama: Mmwe abatya Mukama, mumwebaze Mukama.