Psalms 135:5 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Kino kye mmanyi, nti Omukama mukulu, Katonda waffe akira balubaale bonna.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Mmanyi nga Mukama mukulu wa kitiibwa, era nga Mukama oyo y’asinga bakatonda bonna.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Kubanga mmanyi nga Mukama mukulu, Era nga Mukama waffe asinga bakatonda bonna.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Mmanyi nga Mukama mukulu, mukulu okusinga balubaale bonna.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Kubanga mmanyi nga Mukama mukulu, Era nga Mukama waffe asinga bakatonda bonna.