Psalms 135:6 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Omukama byonna by'ayagala abikola mu ggulu ne mu nsi, mu nnyanja ne mu ddubi yonna.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Mukama kyonna ky’asiima ky’akola, mu ggulu ne ku nsi; mu nnyanja ne mu buziba bwayo.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Buli ky'ayagadde Mukama akikoze, Mu ggulu ne mu nsi, mu nnyanja ne mu by'obuziba byonna.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Buli ky'ayagala akikola mu ggulu era ne mu nsi, n'ebuziba mu nnyanja.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Buli ky'ayagadde Mukama akikoze, Mu ggulu ne mu nsi, mu nnyanja ne mu by'obuziba byonna.