Psalms 135:9 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Yakola obubonero n'ebyewuunyisa mu ggwe, Misiri, ku Faraawo ne ku baweereza be bonna.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Ye yaweereza obubonero n’ebyewuunyo wakati wo, ggwe Misiri, eri Falaawo n’abaweereza be bonna.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Yaweereza obubonero n'eby'amagero wakati mu ggwe, ggwe Misiri, Ku Falaawo, ne ku baddu be bonna.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Eyo e Misiri yakolerayo ebyewuunyo n'ebyamagero okubonereza kabaka waayo n'abakungu be bonna.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Yaweereza obubonero n'eby'amagero wakati mu ggwe, ggwe Misiri, Ku Falaawo, ne ku baddu be bonna.