Psalms 136:11 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
N'aggyayo Yisirayeli mu bo wakati, kubanga ekisa kye kya mirembe gyonna.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
N’aggya Isirayiri mu Misiri, kubanga okwagala kwe kubeerera emirembe gyonna.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
N'aggyamu Isiraeri wakati mu bo; Kubanga okwagala kwe kubeerera emirembe gyonna.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
n'aggya Abayisirayeli mu Misiri, ekisa kye kya mirembe gyonna,
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
N'aggyamu Isiraeri wakati mu bo: Kubanga okusaasira kwe kubeerera emirembe gyonna.