Psalms 136:23 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Eyatujjukira mu kutoowazibwa kwaffe, kubanga ekisa kye kya mirembe gyonna.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Oyo eyatujjukira nga tuweddemu ensa, kubanga okwagala kwe kubeerera emirembe gyonna.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Eyatujjukira bwe twajeera; Kubanga okwagala kwe kubeerera emirembe gyonna:
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Yatujjukira bwe twawangulwa, ekisa kye kya mirembe gyonna.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Eyatujjukira bwe twajeera: Kubanga okusaasira kwe kubeerera emirembe gyonna: